Mapeesa Lyrics – Vyroota

Kiberu Data
Vyro
Aban on my beat

Onkutula mapeesa, oh no
Essimu nkwata na kapeesa ah, babe
Oyagala nkole body bunyama bwa ba soldier
Ndi munafu, no no
Naye omukwano nina gwa ba winner, aah babe
I come a long way, nsaasira
Nzize nkugambe babe
Hmmm nkwagala

Nkwagala bya nnyo oh
Nga Katonda bw’ayagala ensi ye
Nebwompa na so, ooh gyal
Nebwebankuba mbooko
Sirikuleka okuggyako nga nzaaye
Ndiguma na raw
Kululwo babe

Tunula mu maaso
Mukwano guugwo nina mu bundle oh
Ekiganye ŋŋambaako oh
Nkuweeko olozeeko ku sample
Oba omupiira gwe nsamba gwa tango oh
Nkolemu ku maanyi ga Rambo
Baby no, tompita uncle no no
‘cause am your boyfriend
Ah go love you till I be your husband
Forever and ever, oh Lord
You’re the love of my life
And ah go love you to the moon and back
I cherish you in my love, ooh

Nkwagala bya nnyo oh
Nga Katonda bw’ayagala ensi ye
Nebwompa na so, ooh gyal
Nebwebankuba mbooko
Sirikuleka okuggyako nga nzaaye
Ndiguma na raw
Kululwo babe

Kitiibwa nkizza w’oyo Mukama
Kabaka Masiya
Ankuumira omulungi kabona, oh oh
Oyagala nkole body bunyama bwa ba soldier
Ndi munafu, no no
Naye omukwano nina gwa ba winner, aah aah

Nkwagala bya nnyo oh
(Gyal I love you, I love you, I love you)
Nebwompa na so ooh gyal
(Babe still I love you, gyal)
Nebwebankuba mbooko
(Cyah we di problem, we di problem)
Ndiguma na raw
(Hit Tower we di problem)
Tags

Post a Comment

0Comments
Post a Comment (0)