Otunula buwoomi toba ng’ova
Mu lulyo lwa Madhivani
Nsiba ku kikooyi
Nkusaba onfuule your bodyguard
Wambuna mu musaayi
Kye nva nzitowa ne ku minzaani
Lwe nakuwa kasooli
Nali njagala love ssi binzaali
Natuma ababaka tebaatuuka
Ne lwe neesitula tebyakyuka
Nkusaba date ogaanye
Nkusaba date ogaanye
Omukwano gwe nina nga bwaguuga
Biseera ebimu nange gunkanga
Nkusaba date ogaanye
Nkusaba date ogaanye
Simanyi ompulira
Na bino bye mpulira obiwulira
Simanyi oba ompulira
Na bino bye mpulira obiwulira
Simanyi ompulira
Na bino bye mpulira obiwulira
Simanyi oba ompulira
Na bino bye mpulira obiwulira
Nze nfa
Kye njoya okimanyi
Vva mu by’okwekunya
Nga nze nfa
Kye njoya okirina
Gwe okanya kwekoza
Nga nze nfa
Kye njoya okimanyi
Vva mu by’okwekunya
Nga nze nfa
Kye njoya okirina (nfa aah)
Ndowooza oyagala
Nkutimbeyo ku bipande
As if baby it’s your birthday
Nfubye nkulembereze
Ojje nkukomerere
Okomekkerera obigaanye
Ekintu nkitaddemu obudde bwange
Nga bw’omeketa ensimbi zange
Wansuubiza ku Sunday
Kati owoza Thursday
Kiki oyagala kunsuula?
Natuma ababaka tebaatuuka
Ne lwe neesitula tebyakyuka
Nkusaba date ogaanye
Nkusaba date ogaanye
Omukwano gwe nina nga bwaguuga
Biseera ebimu nange gunkanga
Nkusaba date ogaanye
Nkusaba date ogaanye
Simanyi ompulira
Na bino bye mpulira obiwulira
Simanyi oba ompulira
Na bino bye mpulira obiwulira
Simanyi ompulira
Na bino bye mpulira obiwulira
Simanyi oba ompulira
Na bino bye mpulira obiwulira
Nze nfa
Kye njoya okimanyi (eh)
Vva mu by’okwekunya
Nga nze nfa (nfa aah)
Kye njoya okirina
Gwe okanya kwekoza (oh)
Nga nze nfa
Kye njoya okimanyi
Vva mu by’okwekunya
Nga nze nfa
Kye njoya okirina (nfa aah)
Tubeere wamu mu Go-down
Amaani ngalina nkusaba tontya
Nkusaba ontole mu banonya
Omutima ogumpe
Baby yeah