One Blessing, Made it
Jinja Boy
N’eyaziika love
Terra Watts
Nasangibwa ng’olupapula okutali katonnyeze
Nebanvuga nga ggaali mpya erina ne kkengere
Luli nagenda nenkigwako lwenakyala gyesoogere
Omukwano nenfuna
Laba ate bwe bandekera embale
Nasuulibwa mu bisaanyi
Omwoyo gw’asula mu bimwanyi
Obuyambi najja wa Mutonzi
Nasomoka line lwa mufumbi
Bannumya aah, bannumya aah
Bannumya, kiki ye kyebataakola?
Bannumya aah, bannumya aah
Bannumya, kiki ye kyebataakola?
Njogera ku bali (abaasooka)
Bali bali (abaasooka)
Baali bantu babi (abaasooka)
Bali, njogera ku bali eh (abaasooka)
Bali (abaasooka)
Baali bantu babi yeah (abaasooka)
Ababi, yeah eh
Abaasooka banjiwayo nnyo kati nze nenjiga, eh
Gwebampa gwa bukunkumuka ate nebedibonkola, yeah
Kye nali mpa ky’ekyali ekingi
Ku kyebandaga nafuuka omubbi
Bwo obulumi bampisa mu bungi kati mbyewala
Nze nalwana n’okulwana
Nakaaba natuuka n’okukoowa
Love y’eyankaka okutaawa
Walaayi nabula kata okuzaawa, yeah
Nasuulibwa mu bisaanyi
Omwoyo gw’asula mu bimwanyi
Obuyambi najja wa Mutonzi
Nasomoka line lwa mufumbi
Bannumya aah, bannumya aah
Bannumya, kiki ye kyebataakola?
Nange bannumya aah, bannumya aah
Bannumya, kiki ye kyebataakola?
Njogera ku bali (abaasooka)
Bali bali (abaasooka)
Baali bantu babi (abaasooka)
Bali, njogera ku bali eh (abaasooka)
Bali (abaasooka)
Baali bantu babi yeah (abaasooka)
Ababi, yeah eh
Nasangibwa ng’olupapula okutali katonnyeze
Nebanvuga nga ggaali mpya erina ne kkengere
Luli nagenda nenkigwako lwenakyala gyesoogere
Omukwano nenfuna
Laba ate bwe bandekera embale
Najulira n’okulwana
Natuuka n’okukoowa
Bweyankaka okutaawa
Walaayi nabula kata okuzaawa