Eddie Dee
Bwogi bwa ggirita
Bwempulira ondeese n’ensalika
Nkuwulira mu bwongo
Ninga eyanywedde ka mbaluka
Luli ka dinner date kaakola
Akakumba ne pimple byankuba
Face yo ndabirwamu olwo ne ndoba
Nasigala ku pending
Internationally am not local
Ng’ekikolo ekiriko emiwogo
Amaaso agaakolako emikolo
Nina chips mbulako ekikoko
Ondimu you lokomoti (you lokomoti)
Nze jangu we coordinate (we coordinate)
Nange ondimu you lokomoti (you lokomoti)
Nze jangu we coordinate (we coordinate)
Ta ta ta ta ta ta ta li la
Akayimba ko kwe nakwagalira
Ombuuka munda olinga buswa
Onsimbya ga nkondo
Kkiriza ekintu kiwuume
Ekyalo kyokye evvumbe licuume
Oluvuutu lukwate
Leka love eno ebindebinde
Onkutte na nkumbi onkabala
Onjala busuuka eno onsabika
Busungu bwa namaalwa ontagaza
Ayayayayaya (ayi)
Ondimu you lokomoti (you lokomoti)
Nze jangu we coordinate (we coordinate)
Nange ondimu you lokomoti (you lokomoti)
Nze jangu we coordinate (we coordinate)
Bwogi bwa ggirita
Bwempulira ondeese n’ensalika
Nkuwulira mu bwongo
Olinga eyanywedde ka mbaluka
Tuli ba wamu ttaayi kkooti
Oli wa kabi sweet and hot
Wayengera malayika oshanananana…
Best lover come closer ah
Tufuuse na fitting
Gwe Cola nze Fanta ah
Laba ebifi bya chips
Internationally am not local
Ekikolo kiriko muwogo
Amaaso gankolako emikolo
Olina chips obulako ebikoko
Ondimu you lokomoti (you lokomoti)
Nze jangu we coordinate (we coordinate)
Nange ondimu you lokomoti (you lokomoti)
Nze jangu we coordinate (we coordinate)
Ondimu ondimu
Shakira Shakiraa ondimu
Ondimu ondimu
Reign, Maulana
Internationally am not local
Ng’ekikolo ekiriko emiwogo
Amaaso agaakolako emikolo
Nina chips mbulako ekikoko
Eddie Dee